Muna Uganda Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Muna Uganda - WILSON BUGEMBE
...
Ehh yiye owuuwo
Ehh yiye
Ndi muna-Uganda
Ehh yiye owuuwo
Ehh yiye
I’m Ugandan
Ndi muna-Uganda
Njagala nyo Uganda
Ndi mwana wakuno
Nze ndi mwana wakuno
Nasomera wano
Nafumbirwa wano
Ate ndizikibwa kuno
I’m Ugandan
Gwe maama wo mugagga
Ate ow’oli mwavu
Tekibalwanya
Tuli bana-Uganda
Yadde osula mukatanga,oyokya kasooli wo
Tokyaawa nsi yo,your a Ugandan
Newogenda ebulaaya,n’owasa omuzungu
Nze n’empasa omusoga,tekikukyuusa
Wadde enyiindo yoli mpaavu
Ate eyoli nnyimpi,temutusosola
We are brothers
Ettooke nekinyeebwa,lumonde n’ekawo
Ye mmere yakuno
Njagala nyo Uganda
Ndi muna-Uganda
Njagala nyo Uganda
Ndi mwana wakuno
Nze ndi mwana wakuno
Nasomera wano
Nze nkolela wano
Ate ndizikibwa kuno
Yadde emyaala giwunya
N’ebiku biluma
It’s my mother land
I love Uganda
Waliwo lwovuga , n’ogwa mukinnya
Enguudo zakuno,eyo ye Uganda
Nze n’enkela okukola gwe olinda kunnyaga
Oliba otya naye,let’s work together
Otemula otya omwana,Yadde tomuzaala
Oyo mwana wo naye
Let’s love the children
Nga oyagala okutema,genda oteme ebiku
Tulekewo Uganda ,let’s save Uganda
Ndi muna-Uganda
Njagala nyo Uganda
Ndi mwana wakuno
Nze ndi mwana wakuno
Nasomera wano
Ndifumbirwa kuno
Nze ndizikibwa kuno
I’m Ugandan
Yelele yelele le maama (*3)
Eyiiyeyiyeyiye
Ndi mwana wakuno
Nasomera kuno
Kati tweyise bulungi
Sirimu mwewale
Gyetulaga wala
N’egyetuva wala
Endiima gyo’vuga
Temupapa kufa
Gyetugenda wanyuma,we have a future
Ehh yiye owuuwo
Ehh yiye
Ndi muna-Uganda
Tusabire Uganda
Twagale Uganda
Tuzimbe Uganda
END