![Mukama Njagala Kumanya](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/01/29/388c191335924bfcbe3b737a3730b89f_464_464.jpg)
Mukama Njagala Kumanya Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Mukama Njagala Kumanya - WILSON BUGEMBE
...
Mukama njagala kumanyaa(mukama njagala kumanya)
Mukama njagala kumanya (mukama njagala kumanya)
Nyimbye enyimba nyinji munsi eno(mukama njagala kumanya)
Nyimba zinyize ebiyundu ku mitima gya bantu(njagala kumanya)
Naye muluni nina esalaaaa aaa(njagala kumanya)
Nazukuse nga nina enyonta sebo mukama(njagala kumanya )
Nakusaba nti wolimpa emotoka nga mpumula(njagala kumanya )
Nvuze emotoka nyinji era tewali njawulo
Navuga esoka eyokubiri njetaga oooh
Olabika osinga emotoka sebo mukama ooh
Mukulu yovu endogoyi zzee zagenda
Yoovu abaana be bagenda
Yalina ensonga okukuvuma naye teyakikola
Alabika yalina ekyama ekisinga abaana
Kumulembe guno ofirwa omwana yesu omwegana
Eliiza bamuwa feza naye yamugana
Nayamani yamuwa zaabu Eliiza yamugana ooh
Kumulembe guno bakuwa zaabu yesu omwegana(mukama njagala kumanya)
Alabika yalina ekyama ekisinga feza(mukama njagala kumanya)
Ffe tulokoka motoka sikukwetaga(njagala kumanya )
Kati tulokoka bugaga sikukwetaga(njagala kumanya)
Nalimanyi wogenda e London nga ensi ogimaze(njagala kumanya)
Ndabye banji abamenyese emitika babamye zi visa(njagala kumanya)
Natuka e London nga nabo balinga ffe(njagala kumanya)
Nabo bawanika emikono nga ffe wano nabo bakwetaga(njagala kumanya)
Nasanga musumba kim nga atenda gwe(njagala kumanya)
Nasanga musumba Lincoln nga awaana gwe(njagala kumanya)
Nebetwegomba munsi eno nabo bakwetaga(sebo mukama)
Muzeyi Yokana abade mugaga nga alina ensibi nyingi
Yokama tetumanyi jeyaja silimu
Nasasula abasawo ababuli kiika era byagana
Olabika osinga esente sebo mukama
Njagala nkumanye mukama (ooh)
Muli nafunye enyonta